Amawulire

Abavubi b’ekalangala balumbiddwa ensekere

Ali Mivule

December 16th, 2014

No comments

pubic_louse

Agavva e kalangala kubizinga bye Banga galaga nga ensekere bwezirumbye ekizinga kyonna , wabula nga ekyenyamiza kwekuba nti zituuse ne mubitundu by’ekyaama by’abantu.

Abatuuze bagamba nti bajudde ebiwundu mubuli katundu okuviira dala kumutwe mu nkwawa okutuuka  ebuziba, wabula nga ensibuko yakino tenamanyika

Annet Nabukeera, nga ono alIna akalwaliro kaddukanya e  kukizinga kino , ategezezza  nti zino ensekere zisinga kusaasana  nga abantu beegatta.