Amawulire

Abavubuka mu NRM bagaala balimi

Ali Mivule

December 4th, 2014

No comments

NRM youths meet sevo

Abavubuka mu kibiina kya NRM tebaggwaako byebasaba

Kati waliwo ekibinja ekivuddeyo nga kyagaala abalimi nabo bakiikirirwe mu ttabamiruka agenda okubaawo nga 15 omwezi guno.

Bano bagamba nti abalimi bakola ekitundu kinene ku bannayuganda nga balina okukikirirwa nga bweguli ku bakyala, abavubuka n’abazirwanako

Abavubuka bano bakulembeddwamu Hudison Ngotowa okuva e Bulambuli,Mark Joel Byaruhanga owe Kabalore ne Kefa mafumo owe Manafwa