Amawulire
Abayizi be Makerere batabuse
Abayizi be Makererere abakedde okwekumamu Ogutaaka olw’amanya gaabwe okubula ku lukalala lw’abagenda okutikkirwa basabiddwa okwekolamu omulimu bawandike amanya gaabwe bonna
Omwogezi w’ettendekero lino Ritah Namisango ategezezza ng’amanya ge balina geegabo bokka abalina ebisanyizo , era nga bebagenda okutikkirwa .
Wabula agamba nti mu kaseera kano abatwala ettendekero lino bagenda kutunula mu nsonga zabwe nga bukyali
Attendekero lino ligenda kutikkira abayizi ku lw’okubiri lwa ssabbiiti ejja