Amawulire
Abayizi beecaaye nebekalakaasa
Abayizi ku ttendekero lye Makerere eryebyobusuubuzi erya Makerere University Business School beekalakaasizza nga bawakanya eky’okuwera kkoosi ezimu
Kiddiridde akakiiko ka gavumenti akabadde kanonyereza ku koosi eno okuzuula nti nyingi za bikwangala
Abayizi bano bagaala ab’ettendekero bakakase koosi ki ezirugenda era betegeke
Bino bizze nga n’abayizi be Kyambogo kyebajje beekalakaase olw’ensonga yeemu