Amawulire
Abébyobulamu begaanye ekyóbutalabirira basawo
Bya Ivan Ssenabulya
Akulira abakozi ba gavumenti mu disitulikiti ye Mukono James Nkata okulwala kw’abasawo n’okufa kwabwe akitadde ku bbo bennyini okubalaatira mu bulwadde buno.
Agambye nti bano oluvanyuma lw’okimanya nti bafunye ekirwadde begezaako okwenjaba bokka, ekintu ekizibu era ekibavirako okufa.
Awakanyiza ebigambibwa nti tebafaayo ku basawo