Amawulire
ABkugu basindikiddwa mu Agago
Ministry ekola ku byobulamu emazze okusindika ekibinja kyabakugu mu district ye Agago nga kino kigenda kunonyerezza ku kirwadde ekyabaluseewo mu district eno .
Bwabadde ayogerako eri banamawulire, DR issa makumbi nga yakola ku ndwade ezigwawo ,atutegeezeza nti omuntu omu akaaksidwa okubeera nekirwadde kino , mukaaga bakyanonyerezebwakko ,songa waliwo nabantu 2 abaafa bebagala okumanya ekyabatta .
Kino ekirwadde kiva ku bisolo era nga kituuka mu Muntu ,singa enkwa emuluma, oba okwesemberezza omusaayi oguvudde mu kisolo ekirwadde .
minister agamba nti abantu tebasaana kutya kubanga ministry erina obusobozi okukola ku kirwadde kino .