Amawulire
Akabenje ka baasi akalala- Omwana afudde
Baasi ya safari coaches esabaadde abayizi ba Kasasa sss ababadde bakuba bandi.
Abayizi bano babadde ku bikujjuko bya poliisi eby’okuweza emyaka 100 .
Akabenje kano kabadde mu kitundu kye Bajja nga dereeva wa baasi eno amaze okukwatibwa
Omwogezi wa poliisi mu bukiikaddyo bwa Buganda Noah Sserunjogi agamba nti abayizi bana beebalumiziddwa mu kabenje kano
Serunjogi agamba nti omugoba wa baasi eno abadde avuga ndiima nga bakanyizza kumuyimiriza nga tasiba