Amawulire
Amaggye tegajja kwezza NAADS- Salim Saleh
Amaggye g’eggwanga gawakanyizza eby’okwezza enteekateeka za NAADS
Ng’afulumya abajaasi 63 abatendekeddwa mu byobulimu, akulira enteekateek y’okugaggawaza abantu Gen Salim Saleh agamby enti bagenda kuyambako mu kulondoola sso ssi kwezza bintu
Saleha gambye nti era amaggye gaakukola ku by’obutale, okukola ku nteekateek z’okukungula entuufu n’ebirala naddala mu kulongoosa ku nnima.
Akikkatirizza nti amaggye bakukolagana n’aba NAADS okulaba nti ebintu bitambula obutabaawo buzibu bwonna