Amawulire
Amakomero kattiro mu misiri
Kizuuliddwa nti amakomera mu ggwanga lya misiri gafuuka bifo ebitulugunyizibwaamu
Abasibe bakubwa emiggo, abakyala bakakibwa omukwano, abasibe beebamu bano babakubisa amasanyalaze nga bano tebalina gwebataliza babikola n’abaana
Abantu abali mu mitwaalo 2 beebakayita mu bulumi buno mu bbanga elitaweza na mwaka
Abasibe bano okwogera bino babadde basisinye bannamawuliew ba BBC beebategeezeddwa bino byonna
Gavumenti yagaanye dda ebigambo bino.