Amawulire

Amasiro gasenvudde

Ali Mivule

April 1st, 2014

No comments

KAsubi tombs

Katikiro wa Buganda ategeezea abaganda bonna nga ensimbi  zetofaali ezakakunganyizibwa wezikuumidwa mui bwerufu obwekitalo, awatali wadde okukumpanyaako enusu.

Bino Katikiro abyogeredde ku Masiro e Kasubi mukaseera kano gyali nga alambula omulimo gwokuzaawo amasiro wegutuuse .

Katikiro agambye nti buli nusu ebalibwa nga bwezze , era n’ekozesebwa nga bwekyetagissa , kale nga kino kyekisuubirwa mu bakulebeze b’omuleme omutebi .