Amawulire

Atemyetemye nyina

Ali Mivule

February 14th, 2013

No comments

Poliisi e Kanungu ekutte omuvubuka wa myaka 20 lwakutta nyina

Ono ekimuggye mu mbeera ttaka 

Omuvubuka ono ategerekese nga  Tito Safari, nga mutuuze we Kyandago mu district ye Kanugu nyina omutemyetemye okutuusa lw’amusse.

 Omuvubuka ono kitaawe yafa era nga buli lukya abadde apeeka nyina amuweeko ettaka erilye.

Nyina okumutta amusanze mu nnimiro ng’alima.