Amawulire

Ba minisita bakyusidwa

Ali Mivule

March 1st, 2015

No comments

 

 

m7 aadrreses nrm

 

Omukulemebeze we gwanga Yoweri kaguta museveni  akoze enkyukakyuka ez’omugundu mu ba minister be , bangi nebasuulibwa, songa abalala bagude mugafo.

Mubakyusidwa kuliko; –

MARY KARORO OKURUT afuuse minister akola ku butebenkevu.

JIM MUHWEZI -yakola ku by’amawulire kko n’okulungamya egwanga.

MATIA KASAIJA – kakano ye-minister omujuvu akola ku by’ensimbi.

JOHN BYABAGAMBI yakola ku by’enguudo kko n’entambula

FRED RUHINDI yye sabawolereza wa government omujuvu.

MURULI MUKASA ;yaakola ku kikula ky’abantu .

ELIODA TUMWESIGYE  : kakano ye minister akola ku by’obulamu.

ABRAM BYANDAALA: kaakano minister atalina kifo kyankakalira.

RUTH NANKABIRWA: yye Nampala wa government.

MATEKE PHELEMON:yaafuse minister  omubeezi akola ku nkolagana ya uganda n’amawanga amalala.

VICENT SSEMPIJA : kakano yye minister omubeezi akola ku by’obulimi .

NYIIRA ZERUBABEL Yye minister omubeezi akola ku by’obuvubi.

JOHNCREZESTOM MUYINGO: yye minister akola ku by’enjigiriza ebisokerwako.

TOKODRI TAGBOA: yye minister akola ku by’enjigiriza ebyawagulu, kkone technology.

OMACH FRED MANDIR:kakano ye minister akola guno naguli mu ministry y’ebyensimbi.

DAVID BAHATI yye minister akola ku by’okutekateekera e gwanga .

ANITE EVELYN : kaakano yye minister akola ku nsonga z’abavubuka.

KAMANDA BATALINGAYA , kakano ye minister omubeezi akola by’emirimo.

DR CHRIS BARYOMUNSI  ye minister akola guno naguli mu ministry y’ebyobulamu .

RONALD KIBUULE: yye minister omubeezi akola ku by’amazzi

KIYINGI ASUMAN: yye minister omubeezi akola ku byenguudo

MWESIGWA RUKUTANA: kakano y’amyuka ssabawabi wa government.

Songa yye MARIA KIWANUKA kakano afuuse muwabuzi wa president kunsonga z’ebyensimbi, ate yye abadde ssabawolerereza wa government peter Nyombi tafunye kifo.