Amawulire
Baasi za Kaliita zikutte omuliro
Baasi ezibadde zisimbiddwa mu garage zikutte omuliro
Baais bbiri zeezakasaanawo ng’omuliro guno gukyayaka
Abeerabiddeko n’agaabwe bagamba nti omuliro guno guvudde ku makanika wa baasi abadde azikanika omuliro negutandika.
Abaziinya nooto tebannatuuka mu kitundu kino