Amawulire
Basalirwa azzeeyo mu ofiisi
Akulira ekibiina kya JEEMA Asuman Basalirwa olwaleero ezzeeyo mu ofiisi ye
Abavubuka b’ekibiina ky’akulira olunaku lwajjo baawambye ofiisi ye nebalangirira nga bwebagobye abakulembeze bonna.
Ng’ayogerako eri bannamawulire ng’asinziira mu ofiisi ye, Basalirwa agambye nti ataddewo okunonyereza okuzuula abatuufu abaakoze akavuyo k’okuwamba ekibiina.
Basalirwa agamba nti awatali kuttira ku liiso abakikoze bakunonerezebwa