Amawulire
Bataano bafiiidde mu kabenje
Abantu bataano beebafiridde mu kabenje akagudde e seta olweggulo lwaleero
Mu bafudde kwekuli n’omwana
Omwogezi wa poliisi mu kampala n’emiriraano, Idi Bin Senkumbi agamba nti akabenje kano kavudde ku ki trailer no UAP 512A ekiremeredde omugoba waakyo.
Amannya g’abagenzi tegannamanyika