Amawulire
Beekalakaasa lwa kasasiro
Abasuubuzi abaddukanyiza egyaabwe mu katale k’omu Nyendo bakedde kweyiw aku makubo nga beekalakaasa lwa kasasiro.
Embeera embi eluguudo lwe Nyendo -Kitovu nalypo bagamba nti luli mu mbeera mbi.
Poliisi wabula yitiddwa bukubirire era n’ekuba omukka ogubalagala mu basuubuzi bano ababadde bamaze okussa emisnavu mu luguudo luno.