Amawulire
Buganda eddiziddwa ebyaayo
Gavumenti ya NRM kyaddaaki ekkirizza okuzza ebintu bya Buganda by’erudde ng’etuddeko.
Endagaano eyassiddwaako emikono wakati wa gavumenti eya wakati ne mengo eraga nti ebyo byonna ebyatwalibw aomuli ettaka ebizimbe n’obuwumbi 20 byakuddizibwa
Endaagano eno eraga nti kino kyatandise okukola nga lumu omwezi guno ate ng’ettaka lino n’ebizimbe bilina okuggwaayo nga omwaka 2015 tegunnatuuka
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga yeeyasomye ekiwandiiko kino eri Obuganda.