Amawulire
Ebbula ly’omusaayi mu malwaliro
Emilimu gitandise okusanyalala mu ddwaliro e Mulago olw’ebbula ly’omusaayi.
Mu ddwaliro lye Mitima ku buli balwadde basatu balongosaako omu olw;ensonga ntia basigade baba tebalina musaayi
Omu ku bakola awakeberebwa omusaayi, John Kebbo agamba nti omusaayi ogusinze okubula gwegwekika kya o
Wabula ministry y’ebyobulamue gamba nti yadde omusaayi mutono embeera tennasajjuka ng’abantu bwebagirese okulabika