Amawulire
Ebisiyaga bikaaye
Ensonga y’ebikolwa bya sodoma ekutte wansi ne waggulu.
Poliisi mu Kampala ekutte abantu bataano ababadde batumbula okulya ebisiyaga
Kiddiridde abaana abalenzi bataano okuwaaba emisango nga bonna bagamba bakolebwaako ebya sodoma
Omwogezi wa poliisi mu kampala n’emiriraano, Ibin ssenkumbi agamba nti abaana basatu ku bano babadde basiigiddwa siriimu.
Asabye abazadde obutajja liiso ku baana baabwe ng’agamba nti ebisiyaga bitabuse ennaku zino.