Amawulire
Ebya Bad Black bizibu
Ebya Bad Black byo kirabika byafuuka namulanda
Kati ate waliwo abamukubye mu mbuga z’amateeka nga bamubanja obukadde 105
Abamubanja bawozi ba ensimbi nga bayise mu Ismail l Mpanga Bumba nga bagamba nti nga 11th omwezi gw’ekkumi mu mwaka 2011 bawoola Black ensimbi zino ezaali ez’okussa erinnya lye ku mmotoka ye kika kya Benz.
Yabasuubiza nti agenda kubasasula naye neguno gujwa tebalina n’abasuubuza okusasula nga neguno gujwa tebalina kyebaali balabye
Bagala kooti ekola ku gy’obusuubuzi okulagira Balck abasasule era nga Black awereddwa ennaku 10 okwewozaako