Amawulire

Edduuka lya Buganda

Ali Mivule

December 11th, 2014

No comments

Kabaka cuts cake

Katikiro wa Buganda Charles Peter Mayiga olwalero atongozesa edduuka erigenda  okutunda ebintu ebyobuwangwa n’ebirala ebikwata ku bwakabaka bwa Buganda.

Edduka lino erisangibwa ku kizimbe kya Muganzirwazza erigenda kutunda ebintu omu certificate, ebitabo byo Obwakabaka, ebifaananyi bwa Kabaka, Nabageraka wamu n’ebitun ebirala.

Mayiga asinzidde wano n’asaba abantu ba Ssabasajja okwongera okuggula ebintu ebitundibwa Obwakabaka bwa Buganda kino kiyambe mu kukulakulanya Obuganda.

Ye minisita w’enkulakulana mu Buganda Waggwa Nsibirwa wano wansinze nategeeza ngo Obwakaba bwebukyusiza munfanana ya Satifikati ya Buganda.

Nsibirwa agambye nti oluvanyuma lwokukizuula nti Satifikati zino zibadde zigyingirirwa, kati batademu obubonero obulala okwewala okuzikyubula.