Amawulire
Ekyuuma kizzeemu okufa
Ekyuuma ekikola sikaani mu ddwaliro e kkulu ee Mulago kizzeemu okufa.
Guno gwakusatu ng’ekyuuma kino kifa mu mwezi etaano gyokka
Ekyewunyisa nti ekyuuma kino kyagulwa omwaka oguwedde ku buwumbi 2
Abalwadde 40 beebakolebwaako buli lunaku ku kyuuma ku shs emitwalo 12
Sikaani mu malwaliro amalala yamitwaalo 20 ne 25 era nmg’ekozesebwa ku balwadde abalina obuzibu ku bwongo, mu kifuba ne mu lubuto.
Omwogezi w’eddwaliro lye Mulago, Enock Kusaasira asabye abantu okusigala nga bakkakamu nga bwebakola kyonna ekisoboka okulaba nti ebintu bitereera.