Amawulire
Emotoka za gavumenti zakukwatibwa
Emotoka za gavumenti ezinaddamu okusangibwa nga zitambula okusukka ssaawa kkumi n’emu zakukwatibwa
Aba’obuyinza e Namayingo bamaze okuyisa ekiteeso kino okukoma ku ba gavumenti abakozesa emmotoka zino mu byaabwe
Omubaka wa pulezidenti e Namayingo Mpimbaza Hashaka, agamba nti emotoka nyingi zirabibwa mu bifo ebikyaamu ate nga n’obudde bwenyini bwayiseewo dda.