Amawulire

Eyaliisa omwana omusaayi bazeemu okumukwata

Eyaliisa omwana omusaayi bazeemu okumukwata

Ivan Ssenabulya

August 8th, 2019

No comments

Bya Ivan Ssenabulya

Poliisi ezeemu n’ekwata omukazi gwebaali byimbudde agambibwa okuliisa omwana wa mujja we, omusaayi ngali mu nsonga zekikyala.

Omwogeezi wa poliisi mu Kampala n’emirirano Patrick
Onyango akakasinza nga bwebazeemu nebakwata Annet
Namata
omutuuze we Kitega Mukono Central division.

Omukwate musubuzi wa Nsenene nga kigambibwa nti yakira
omwana wa bba Agnes Naava owemyaka 13 namuliisa omusaayi nga nekigendererw kye tekyategerekeka.

Ono okuddamu okumukwata kyadiridde okubula okumala ebbanga, bwataddamu kweyanjula eri poliisi songa okunonyereza kugenda mu maaso.