Amawulire

Gwebakutte abba bamusse

Ali Mivule

January 20th, 2015

No comments

Mob injustice

Abantu ababadde bataamye obugo ku kyaalo Malongo mu disitulikiti ye Lwengo baliko omusajja gwebafumise ebiso ebimusse nga bamulanga kubba mairungi

Omusajja onoa tegerekeseeko lya Mande  ng’asingiddwa nga mufu wa jjo ng’omulambo gwe gugangalamye mu ssamba ya mayirungi esangibwa e Malongo.

Mande ono yattiddwa oluvanyuma lw’okukwatibwa lubona ng’abba amairungi.

Atwala gombolola eno Quraish Ssekalema agambye nti nabo kibaweddeko okufuna amawulire nti waliwo gwebasse nga kati bakwataganye ne poliisi okuyigga abakikoze.