Amawulire
Kasattiro
Wabaddewo akasattiro ku kizimbe kya superior complex mu kampala , ekizimbe bwekitandise okuyiika ng’abantu bakola egyaabwe
Kigambibwa okuba ng’ekizimbe kino eky’omugagga Bosco Muwonge kibadde kyayabika pipo y’amazzi olwo nekinafuwa
Abasuubuzi bagamba nti babadde bakola milimu akawungeezi, bagenze okulaba ng’ekizimeb kitandise okuyiika era nebakubira mangu poliisi esitukiddemu .
Ekizimbe kino kigaddwa kyokka nga kubadde kwezooba olw’abasuubuzi obwedda abalwnaira emmaali yaabwe mu kifo ky’obulamu.