Amawulire

Laddu esse omwana- eby’entambula bigotaanye

Ali Mivule

August 7th, 2014

No comments

floods in Bwaise

Enkuba eyamaanyi etonnya mu bitundu by’eggwanga ebitali bimu eriko b’erese nga bafumbya miyagi

Ku kyaalo Namuwenje  n’emiriraano, abaayo tebasizza birime

N’emiti gisiguse era nga gin awamu gigudde ku mayumba

Abasinze okukosebwa kuliko Nabbaale, Nakifuma, Kyampisi ne Nama

Enkuba eno era egootanyizza ebyentambula ng’awasinga nakati omugotteko gukyaaliwo

Laddu ejjidde mu nkuba etonnye emisana ga leero ekubye abaana musanvu n’ettako omu.

Ekikangabwa kino kibadde   ku kyalo Bbira mu gombolola ye Ssekanyonyi mu disitulikiti ye Mityana