Amawulire
Martin Angume afudde
Poliisi yezoobye n’abawagizi b’omuyimbi Martin Angume abayiise ku ddwaliro e Mulago.
Bano beeyiye ku ddwlairo oluvanyuma lw’okufuna amawulire nti abadde afudde
Angume afiiridde mu ddwaliro e Mulago gyabadde ajjanjabibwa.
Angume abadde atawanyizibwa obulwadde obwalya ekibumba kye n’ensigo
Namwandu Julie Namugga yeebazizza abantu olw’obuwagizi bwebalaze bba okuva lweyalwaala okutuusa okufa.