Amawulire

Mbarara ayuguumye nga Katikkiro asonda eza Masiro.

Ali Mivule

February 8th, 2014

No comments

Katikkiro in Ankole

Kamala Byonna wa Buganda owekitiibwa Charles peter Mayiga asiimye esssanyu n’ebbugumu eribadde e Mbarara ng’alambula abantu be.

Kamala byonna olwaleero olusiisira lw’okusonda ez’amasiro alukubye Mbarara .

Oweki Mayiga agamba nti asanyuse ntia bantu bagala Obuganda era n’asaba n’abennono endala okuzitumbula

Mu kusooka wabaddewo okutya nti okukyala kwa katikkiro kwandirinyibwaamu eggere olw’abavubuka okuva mu Ankole okuwera nga bwebadde bagenda okukulemesa