Amawulire
Nabagereka primary school esendeddwa
Ba wanyondo ba kkooti bakedde kukoona ssomero lya Nabagereka Primary school erisangibwa mu kisenyi.
Ettaka okutudde essomero lyaguzibwa omuggagga Bosco Muwonge mu mwaka gwa 2010 era ng’abadde buli lukya ayagala kulisengula.
Bawanyondo bano bakedde nawankya era abasomesa abaasuze ku ssomero lino kibaweddeko okulaba nga buli kimu kikoonebwa
Balumbye minisitule y’ebyenjigiriza olw’okubasuubiza nti essomero ssi luakumenyebwa ate nga bakimanyi bulungi nti ligenda