Amawulire
Obuzigu
Poliisi e Kawempe ekutte abantu mukaaga abagambibwa okuba abazigu
Bano babadde babba kkampuni ensogozi y’omwenge ogwa Buddu Distillation Company era nga babasanze bakyagutikka3
Omwogezi wa polisi Ibin Senkumbi agamba nti ababbi bano beekobaanye n’abakuumi kyokk aomu ku bbo n’abavaamu
Ssenkumbi agamba nti bano bagenda kuggulwaako misnago gya buzigu bwebanasimbibwa mu kkooti
Mu ngeri yeemu, poliisi mu disitulikiti ye Buikwe etandise okuwenja abasajja 5 ababbye Tanka y’amazzi ku ssomero lya Makindu primary school.