Amawulire
Okukuza emyaka -Poliisi ezze mu bantu
Ebitongole bya poliisi ebitali mu olwaleero byolesezza kyebirinawo eri abantu
Ebitongole bino era byogedde eria bantu butereevu
Ng’ayogerako eri bannamawulire, akulira poliisi ekolera mu bantu, Stephen Musoke agambye nti kino kigendererddwaamu kumala luwonko wakati w’abantu ne poliisi
Anyonyodde nti bino byonna babikola nga bateekateeka okukuza nga bwegiweze emyaka 100 bukyanga batandikawo.
Nga twogera ku poliisi okudda mu bantu, e Mukono abaayo nabo kati bava kyaalo ku kyaalo nga basomesa abantu ku ngeri y’oklwanyisaamu obumenyi bw’amateeka
Kiddiridde ekibinja ky’abazigu okulumba abantu nebabanyagulula mu kirindi.