Amawulire
Omukago gwa East Africa tegunnayamba bakozi
Abantu ababeera mu mawanga ga East Africa akyasanga obuzibu okukola emirimu kyeere nga teria bakua ku mikono.
Bino biri mu alipoota efulumiziddwa ng’alaga nti yadde ekigendererwa ky’omukago kwanguya mirimu, kitono ekituukiddwaako kubanga abakozi bakyasanga emiziziko miyitirivu
Abakoze okunonyereza aba SEATINI Uganda bagamba nti endagaano ezizze zikolebwa ziyamba bakugu kyokka nga’abasuubuzi oba abakozi abalala ssi bakugu
Akulira ekibiina kino Jane Nalunga agamba nti wasanye okubaayo okulagaya mu kufuna ebipappula abantu byebeetaga okukolera ebweru
Nalunga kyokka era yoomu agamba nti ng’amaanga ataano gali mu mukago , tewali nsonga ate lwaki abantu beetaga ebitambuliso.