Amawulire
Omukyala akikoze omwana wa Muggya we
Poliisi y’oku luguudo lwa Kiira eri ku muyiggo gw’omukazi eyakubye omwana wa mujja we omukono mu bitundu by’ekyama alabe oba abadde yeebaka n’abalenzi katono amusikeyo nabaana..
Omuyizi ono ow’ekibiina ky’omusanvu y’addusiddwa mu ddwaliro nga ng’atonya musaayi.
Okusinziira ku atwala poliisi ya Kiira Road John Mugerwa omusango guno gwaddiziddwa wali e Kamwokya mu church zone.
Yye ekulira essomero omwana ono gy’abadde asomera Jane Kansiime agamba nti omuyizi ono addukidde gy’ali ng’ali mu mbeera mbi naye kwekusitukiramu n’awaaba ku poliisi.