Amawulire
Omuliro gukutte amayumba
Abantu okuva mu maka agasoba mu 10 e Bwaise mu zooni ye kimombsa bali mu kwemagazza oluvanyuma lw’omuliro ogusanyaaqwo buli kamua kaabwe
Omuliro guno gukutte nga ku ssaawa mwenda ez’ekiro.
Tekinnategerekea oba omuliro guno gwavudde ku ki nay engabantu bagamba nti kirabika waliwo ow’omutima omubi eyakikozre
Yye amyuka ssentebe wa zooni eno Kamoga meddie Kasozi agamba nti batanidse okunonyereza kyokka n’asaba ab antu obutanguyiriza kusonga mu banaabwe