Amawulire
Omuliro
Abantu basatu bajiiridde mu ffumbiro mu bitundu bye kayunga
Kuno kuliko maama n’abaana babiri
Omukulu ategerekese nga Jalia Namata ne beb ow’emyezi owmendan’omwana omulala ow’emyezi owmena
Jalia agamba nti abaana okujjiira mu ffumbiro yabadde abalese waka ng’akkiridde mugga era nga yagenze okudda ng’omuliro gwatabuse dda
Ono mukugezaako okubataasa naye yayidde ebitundu bye ebyomubiri ebisinga
Abasatu bonna bakyali mu ddwaliro bapooca mu ddwaliro e mulago