Amawulire
Omusajja asazeeko omwana we omutwe
Entiisa ebuutikidde abantu be Kikaramoja Waluba Jjinja omusajja bw’akkidde abaana be n’abatemateema
Omuwala omu ow’emyaka 10 amutemyeeko omutwe ate omulala asobodde okumwesumattulako n’adduka
Omusajja ono ategerekese nga Moses Olakol nga kigambibwa okuba ng’afunye obutakkaanya ne mukyala we essungu n’alimalira ku baana
AKulira ekyaalo kye Kikaramoja, John Mwiru agamba nti omusajja ono bamusanze naye agenda kwetuga nebamukwata