Amawulire
Omwana afudde amasanyalaze
Omwana ow’omwaka ogumu akubiddwa amasasi agamuttiddewo
Omwana ono ategerekese nga Arafati Bakulumpagi ng’abadde azannyira mu luggya mw’alinyidde ku masanyalaze
Omwogezi wa poliisi mu kitundu kino Phillip Mukasa agambye nti omu ku baliranwa baabwe abadde abba amasanyalaze era nga wire zibadde ku ngulu
Muliranwa ono olumaze bw’ati n’adduka era ng’omuyiggo okumukwata gwatandise dda.