Amawulire
Omwana asirikidde mu muliro
Omwana ow’emyaka 2 n’ekitundu esirikidde mu muliro ogukutte enyumba mu kibuga kye Kasese.
Omwana ono Andrea Ashavin afiiridde mu muliro.
Taata w’omwana ono, Conrad Muhindo agamba nti yakumye akasubbaawo n’afuluma okufuna eky’okulya kyokka nga kyamujje enviiri ku mutwe okuwulira ng’abantu bagamba nti waliwo enyumba ekutte omuliro.
Ono yaddukiddewo wabula ng’omwana yabadde amaze okuggya