Amawulire
Ono bamukubye lwa kunoba
Omukyala eyanoba bba amukimye na miggo
Sayid Kiyemba nga mugoba wa bodaboda e Kyampisi y’alumbye mukyala we ku buko n’amufuntula agakonde ng’amulanga kumugaana kulaba baana.
Ruth Nakate agamba nti bba ono gweyayawukana naye emyaka 2 emabega kyokka ng’aludde ng’amwewerera okumutta.