Amawulire

Paaka ye Nakawa esenguddwa

Ali Mivule

October 2nd, 2014

No comments

evictions latest

Abagoba ba taxi mu paaka y’e Nakawa gebakaba gebakomba.

KCCA ebasengudde n’ebalagira paaka okugizza e Naguru nga era obuyumba bwonna obubadde okumpi bumenyeddwa.

Paaka eno ebadde ekozesebwa abantu okuva mu bitundu ebisoba mu 15.