Amawulire
Pastor Kiwedde gumusinze
Omusumba William Muwanguzi abangi gwebamanyi nga kiwedde gumusse mu vvi.
Ono asibiddwa emyaka 2 ku misnago gy’okweyita ky’atali
Kigambibwa okuba nti ono ng’asinziira e Kalisiizo Rakai yakuba enkungaana mweyayita okusolooza ensimbi.
Ono wabula emisango gy’okugezaako okutoloka mu kkomera ggyo tegisaliddwa ng’omulamuzi agyongezezzaayo okutuuka omwaka ogujja.
Muwanguzi yayatiikirira nnyo olw’ekigambo kiwedde ng’agamba nti abagenda ewuwe okusaba baba bakwerabira ennaku