Amawulire
Poliisi e Kyankwanzi awenja abatemudde Nnamwandu
Bya Ronald Ssenvuma,
Police mu district ey’e kyankwanzi ebakanye nedimo eryokunonyereza ku ttemu erikoleddwa ku Nnamwandu Nakamya Federesi nga kigambibwa nti yalumbiddwa abebijambiya 2 abaamutemyeetemye okutuusa lwebamumiziza omusu.
Omwogezi wa police mu bitundu bye wamala Rachael Kawala bwabadde ayogerako eri abamawulire agambye nti ekikangabwa kino kigudde ku kyaalo Nkandwa mu gombolola ye Ntwetwe abantu 2 abatanategeerekeka bibakwaatako balumbye amaka g’omukyala ono ne bamutemaatema nga bageenze okumuddusa mu kalwaaliro akabadde okumpi nga yasiza dda ogusemba.
Afande Kawala aweze nga bwebabakannya dda nomuyiggo gwabakoze etemu lino