Amawulire
Poliisi egaddwa lwabutasasula
Ofiisi za Poliisi e SSembabule zigaddwa lwa butasasula nsimbi za bupangisa
Poliisi eno ku kyaalo Kyabi , lugusulu mu district ye Ssembule ebanjibwa obukadde kkumi na bubiri n’ekitundu .
Mu mwaka gwa 2008, aba poliisi baliko okukkaanya kwebatuukako ne Veronica Olikiriza ne Yasin Ssekalala nga poliisi elina okusasula obukadde 2. n’ekitundu buli mwaka kyokka nga bano tebasasula okuva olwo
A police post in Ssembabule District has been evicted over accumulated rental arrears living at least 8 Police officers at the station stranded.
Sekalala agambye ti bakooye okulinda nga y’ensonga lwaki babasengudde.
Omwogezi wa poliiisi u kitundu kuno NOah SSerunjigi wabula aganye okubaako nekyanyega ng’agamba nti yye talina ky;amanyi