Amawulire

Poliisi etabukidde ba dereeva abatali bannayuganda

Ali Mivule

June 7th, 2014

No comments

Truck in accident

Poliisi etandise okulwanyisa abagwira, abavugira kuno emotoka nga tebalina bisanyiz.

Ekigendererwa mu kino kukendeeza bubenje.

Yakusookera ku pamiti zaabwe okulaba oba zituukiridde era buli anayita mu kasengejja ng’aweebwa akabonero akalaga nti mutuufu ku bwereere.

 

Kasiima alabudde abantu bano  obutetantala  kuvuga emotoka nga tebalina bisanyizo kubanga gwegunakka mu vvi wakusibwa emyezi 6