Amawulire
Ssabasajja w’akugabira omuwanguzi ekirabo mu mpaka z’ennyimba z’amasomero
Bya Prossy Kisakye, Omuteregga asiimye okulabikako eri obuganda olunaku olw’aleero ku mukolo gw’okwasa engabo eri essomero eryasinga mu kivulu kye nnyimba za masomero mu Buganda eky’omwaka 2019.
Omukolo gugenda kubeera wali ku ssomero lya mengo senior secondary school.
Min we by’enjigiriza mu govt y’eMengo Nankindu Kavuma akowodde obuganda bwonna okubaawo okubugirira omutanda.
Empaka zino zitegekebwa ministry evunanyizibwa ku byenjigiriza mu govt ya Bbeene.