Amawulire

Ssabassajja atongozezza okugema abaana

Ali Mivule

January 27th, 2014

No comments

Ssezibw best

Ssabassajja Kabaka atongozezza enteekateeka y’okugema abaana .

Kawefube ono amutongolezza ku ddwaliro lye Kayunga ng’egimu ku mikolo  gy’amakulambula kwe e Bugerere.

Ssabasajja eno era agabidde abalwadde emifaliso n’abasaasira nako.

ssabasajja bw’avudeyo eno eyolekedde bbaae gy’agenda okwogerako eri abantu.

Omutanda guno gwegusoose okugenda e kayunga bukyanga gavumenti yeewera okumulemesa okugenda mu kifo kyekimu mu mwaka 2009