Amawulire
Tebakutiisatiisa- ababaka ku bisiyaga
Abamu ku babaka mu lukiiko olukulu olw’eggwanga basabye pulezidenti museveni obutatitiiira asse omukomo ku tteeka ly’ebisiyaga
Kiddiridde akulira eggwanga lya merica Barrack Obama okulabula Uganda kukuyisa etteeka lino ly’agamba nti liyingirira embeera z’abantu
Ababaka okuli Martin Muzaale ne Patrick Nsanja bagamba nti kuno kutiisatiisa era nga Uganda keekadde eyimirire okulaga nti yetongodde.
Ababaka bano bagamba nti Uganda ssi y’esoose okussa omukono ku kiwandiiko kino era nga teri ayinz akugiremesa kukola by’eyagala
Etteeka lino lissaawo ekibonerezo kya mayisa eri abasingisibwa emisango gy’okusiyaga
Pulezidenti museveni agamba abantu bano era beebamu ku bateetaga kweyimirira.