Amawulire

Teri ayagala kukwata Mbabazi- Poliisi

Ali Mivule

November 7th, 2014

No comments

Mbabazi addresses them

Poliisi esambazze ebigambibwa nti erina enteekateeka z’okukwata eyali ssabaminista Amama Mbabazi

Kiddiridde amawulire okufuluma leero nga galaga nti gavumenti emalirizza enteekateeka z’okukwata  Mbabazi nga byekuusa ku banka ye eya National Bank of Commerce

Enanga agamba nti nabo bafunye ebbaluwa okuva mu bannamateeka ba Mbabazi nga balaga nti banonyereza ku muntu waabwe kyokka nga ssi bweguli

Wabula Enanga agamba nti Mbabazi tali waggulu wa tteeka nga ssinga banayagala okumunonyerezaako bakukikola