Amawulire
Teri kusengula bantu-Museveni
President Museveni ayimirizza eby’okugoba abantu owketoolola eggwnaga lyonna,.
Ng’ayogerako eri bannamawulire mu maka ge e RWakitura, president agambye nti ekiragiro ky’ayisizza kitandikirawo okukola
Kino kiddiridde okwemulugunya okusukkiridde okuva mu bantu ababa basengulwa ku ttaka
President era takomye awo n’agugumbula abasizi b’ensimbi b’agamba nti tebalina lukusa kusnegula bantu
Eri abantu abalina ebyapa ebibiri, byonna byakusazibwaamu okumalawo okugugulana
Mu ngeri yeemu ensawo yakussibwaawo okuyambako okulondoola ensonga z’ettaka